𝗔𝗤𝗘𝗘𝗗𝗔𝗧 𝗙𝗜𝗥𝗦𝗧
Ir al canal en Telegram
Eno channel yatandikibwawo ku musingi gw'okusomesa AQEEDAT Okunnyonnyola enzikiriza entuufu n'okulwanyisa enzikiriza enkyamu, n'okunnyonnyola ekibinja ekimu eky'okuwona n'okukyawula ku bibinja 72 eby'okuzikirira
Mostrar más2 053
Suscriptores
+224 horas
-107 días
-2030 días
Archivo de publicaciones
2 053
Omuntu aggwako obutukuvu mu ngeri bbiri:
Esooka: Okuvaamu ekintu ekyalamulwako nti kitta wuzu nga kivudde mu muntu.
Nga: ekyetaago ekinene, okufuyisa, okuyisa omukka, okuvaamu amazzi agazaala.
Ebyo gwe bivaamu, aba takyali mutukuvu, wadde nga muyonjo nnyo yaakamala okunaaba.
Obutukuvu addamu okubufuna singa afuna wuzu ku bisoose, oba n'anaaba singa aba avuddemu amazzi agazaala.
Engeri eyokubiri erumbagana obutukuvu bw'omuntu:
Kwe kugendako ekintu ekyalamulwako mu Busiraamu nti nagisi.
Nga empitambi, oba omusulo, oba omusaayi gwa heidh, oba ennyama y'ekisolo ekifudde kyokka.
Ebyo bwe bigenda ku mubiri, oba olugoye oba ekifo ekisaalirwamu, we bigenze waba waweddeko obutukuvu.
Tokkirizibwa kusaala nga teweggyeko nagisi eyo ku mubiri, oba okugiggya mu lugoye oba okugiggya wogenda okusaalira.
Wabula:
Waliwo enjawulo wakati w'okwetukuza okwemirundi ebiri:
Esooka:
Ennagisi bwegenda ku mubiri, teguggyako butukuvu bwagwo obwa wuzu.
Bwoginaaza ku mubiri, toddamu kufuna wuzu. Ne bwogikwatamu onaaba bunaabi toddamu kufuna wuzu.
Eyokubiri:
Obanjibwa enniya mu kwetukuza okwokufuna wuzu n'okunaaba.
Ate tobanjibwa nniya mu kwetukuzaako ennagisi
Singa owuga nga tolina nniya ya kwetukuzaako janabba, janabba tekuvaako
Naye ate singa owuga, nga obadde olina omusulo ku mubiri oba olugoye, oba otukudde wadde tobadde na nniya ya kweggyako bintu ebyo.
Soma ekitabo
Okwetukuza oyongere okunnyonnyoka byotategedde
2 053
DARASA YA SUNNAH GAGGADDE 2026 GAYAZA ISLAMIC SS
28, 29 & 30 Aug_2026 [3Days]
ALL LECTURES
⬇️⬇️⬇️⬇️⬇️⬇️⬇️⬇️⬇️⬇️⬇️⬇️⬇️
2 053
FAT'HU RRAHMAAN1️⃣4️⃣ AQSWA BWALULA
BUGIRI DISTRICT { 25 - 26 OCT 2025 }
ALL LECTURES
⬇️⬇️⬇️⬇️⬇️⬇️⬇️⬇️⬇️⬇️⬇️⬇️⬇️
2 053
Eby'obuwangwa_Ddiini,Tobeera_Ne_Ddiini_2_Shaykh_Yahya_muhammad_Katongole.mp313.24 MB
2 053
FAT'HU RRAHMAAN1️⃣4️⃣ MASJID NOOR KIJUURA MASINDI
13_14/12/2025[2Days]
ALL LECTURES
⬇️⬇️⬇️⬇️⬇️⬇️⬇️⬇️⬇️⬇️⬇️⬇️⬇️
